Kkooti Eyongezzaayo Okusaba kw’Okweyimirirwa kw’Abawagizi ba NUP, Bavunaanibwa gwa Butujju
- ByAdmin --
- May 21, 2024 --
Omuwaabi wa gavumenti mu musango oguvunaanibwa abawagizi b’ekibiina ki NUP e 11 Richard Birivumbuka yeetondedde Kkooti olw’obutayanukula mu budde ku kusaba kwa bannamateeka babavunaanibwa kwebateeka mu Kkooti nga baagala Kkooti ebakkirize okweyimirirwa. Bannamateeka b’abasibe abakulemberwamu Erias Luyimbazi Nalukoola beemulugunyiza ku ngeri gavumenti gyekuttemu omusango guno gyebagamba nti ekikola kagenderere