Kitalo ! Abaana Basatu Bagudde mu Kidiba ne Bafa, Babadde Bagoberera Kitaabwe Gyalaze
- ByAdmin --
- Sep 17, 2024 --
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Misansala mu disitulikiti ye Masaka abaana basatu bwebagudde mu kidiba ky'amazzi ekiri mu kirombe ky'amatoffaali ne bafiiramu. Kigambibwa nti abaana bano baabadde bagoberera kitaabwe abadde yakava awaka ng'aliko gyalaze.