Kitalo! Abaana Basatu Bafiiridde mu Muliro, Bonna Babadde ba Nnyumba Emu

Poliisi etandise okunooyerezza ku ngeri abaana basatu gyebafuddemu oluvanyuma lw’ennyumba mwebabadde okukwata omuliro mu kiro ekikeesezza olwaleero. Kigambibwa nti omuliro ogwakutte ennyumba abaana mwebaabadde gw’avudde ku musubbaawa ogubadde guteereddwa ku firiigi. Abaana bano abasatu bafudde bakatuusibwa mu ddwaliiro e Mulago ate nga waliwo omwana omu asobodde okusimattuka.


https://www.youtube.com/watch?v=PsjG-WeGMog

LEAVE A COMMENT