
Kiikino Ekizimbe Ekyabbuddwa mu Kabaka, Kyazimbiddwa ku St.Peter’s Bombo Kalule
- ByAdmin --
- Apr 03, 2025 --
Enteekateeka z’okuggulawo ekizimbe “Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II” ziri mu ggiya ku ssomero ly’omuzira mu Bazira ow’Entanda ya Buganda owa 2009 erya St. Peters SS Bombo Kalule. Ekizimbe kino ekigenda okuggulwawo okwosa enkya nga 04/04/2025 ng’ekimu ku birabo ebiweereddwa Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II ng’aweza emyaka 70