KCCA mu Kafubo ne Hamis Kiggundu, Bateesezza ku Nsonga z’Okuzimba ku Mwala
- ByAdmin --
- Nov 20, 2024 --
Ham Kiggundu asisinkanye abatwala ekitongole ki Kampala Capital City Authority nebabaako ensonga zebakkiriziganyaako era ayogedde ekimulemezzaako okuzimba ku mwala. Bano bakkiriziganyizza okulambula omwala ogwogerwako.