KCCA Eyanjudde Enteekateeka y’Okumalawo Akalippagano k’Ebidduka, Baddereeva Bagikubyemu Ebituli
- ByAdmin --
- Nov 25, 2024 --
Bannakampala bakubye ebituli mu nteekateeka y’ekitongole ki Kampala Capital City Authority ey’okuggyawo ezimu ku nkulungo mu Kampala okuzisikiza ebitaala n’ekigendererwa eky’okukendeeza akalippagano k’ebidduka. Omwogezi w’ekitongole ki KCCA, Daniel Nuwabiine agambye nti bamaze okuteekateeka ekifo w’ebagenda okulondoolera ebitaala bino nga bakozesezza tekinologiya ow’ekika ekya waggulu