KCCA Ekombye Kwerima mu COSASE, Tebagenda Kuddamu Kukola Nguudo mu Kampala nga Tebabongezza Ssente

Bannakampala mwesibe bbiri ekitongole ki KCCA kirangiridde nti singa tebakyongera ku nsimbi ezikiweebwa okukola enguudo banna kibuga bakwongera okutambulira mu mpompogoma z’ebinnya okumala emyaka egissukka mu 32 okuva kati. Abakulu mu KCCA, olwaleero bagasimbaganye n’akakiiko ka COSASE okunyonnyola ku mbeera y’amakubo mu Kampala wabula era abakulu mu KCCA ewatali kuluma mu kigambo bategeezezza nti ensimbi ezibaweebwa ntono nnyo ezitasobola kumalawo kizibu ky’amakubo agali mu mbeera embi era nebalabula nti sigakukolebwako kati kubanga tewali nsimbi.


https://www.youtube.com/watch?v=Ivk1Ds5PgIo

LEAVE A COMMENT