Katikkiro n’Abavubuka ba Buganda, Akalaatidde Abakulembeze Babwe Okukola Ennyo
- ByAdmin --
- Oct 07, 2024 --
Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abakulembeze okubeera abamalirivu wamu n’okukolera ennyo bebakulembera bwebaba baakuganyulwa mu buweereza bwabwe. Katikkiro bino abyogedde asisinkanye abakulembeze b’abavubuka mu Nkobazambogo bw’abadde akomekkereza obugenyi bwe e Busoga.