Katikkiro ku Ssettendekero wa Nkumba, Awabudde Bannamateeka
- ByAdmin --
- Nov 20, 2024 --
Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye Palamenti ya Uganda okwebuuza ku bukulembeze bw’ennono ng’eliko amateeka geebaga kubanga gayinza okukontana n’obuwangwa bw’amawanga agakola Uganda. Bino abyogeredde ku ssetendekero wa Nkumba bwabadde yeetabye mu ttabamiruka w’abayizi abasoma amateeka ku ssetendekero ono.