Katikkiro Awabudde Abeewola Ensimbi, Abasabye Beewole mu Bibiina ne Bbanka Ezimanyiddwa

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza abantu ba Kabaka naddala abatandisi ba bizinensi nti, bwebabeera basazeewo okwewola ensimbi, beewole ku bantu abamanyiddwa mu mateeka okwewala okubbibwa bannakigwanyizi. Bino Katikkiro abyogeredde mu nsisinkano gy’abaddemu n'abakulira Eco Bank abakiise embuga enkya ya leero. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI


https://www.youtube.com/watch?v=T8X11nToSfM

LEAVE A COMMENT