Katikkiro Atongozza Ssabbiiti ya Bulungibwansi, Asabye Gavumenti Ekomyewo Enkola ya Bulungibwansi

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye gavumenti etongoze enkola ya Bulungibwansi mu ggwanga kiyambeko okukendeeza obukyafu obufumbekedde mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo obuviiriddeko n’okubalukawo kw’enddwadde eziva ku buligo. Kamalabyona okwogera bino abadde atongoza wiiki ya Bulungibwansi n'Olukiiko olugenda okutegeka e mikolo gino egigenda okuyindira mu Ggombolola ya Mutuba V Nyenga mu Ssaza Kyagwe


https://www.youtube.com/watch?v=R6uJAUvcJaE

LEAVE A COMMENT