
Katikkiro Asisinkanye Birimuye n’Omukyala , Akalaatidde Abafumbo Okuwuliziganya
- ByAdmin --
- Aug 06, 2024 --
Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abafumbo bulijjo okukulembezanga okuwuliziganya, okwagalana ate n’okwesigangana, kiyambeko obufumbo bwabwe okutambula obulungi n’okuwangaala. Bino Kamalabyonna abyogeredde ku Mbuga enkulu Bulange e Mengo bw’abadde asisinkanye omwami n’omukyala Birimuye Matovu. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI