Katikkiro Asisinkanye aba Nation Media Group, Basuubizza Okutambulira Awamu n'Obwakabaka

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye ebitongole by’amawulire okunywerera ku mazima nga bawandiika ku nsonga ez’enjawulo ezibeera zitambula mu ggwanga gy’agamba nti y’engeri yokka egenda okubakuumira mu katale k’ebyempuliziganya n’okutumbula embeera z’abantu bebaweereza. Bino abyogeredde wano ku Mbuga enkulu ey’Obwakabaka e Bulange - Mengo mu nsisinkano gy’abaddemu n’abakulira ekitongole ky’amawulire ki Nation Media Group.


https://youtu.be/-WcKk4glzT0?si=vDyEDRM30kFm1kPF

LEAVE A COMMENT