
Katikkiro Alambudde Ssettendekero wa Boston College, Ayagala Bakwatagane Okutumbula Eby’enjigiriza
- ByAdmin --
- May 30, 2025 --
Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye pulezidenti wa Boston College Rev. Fr.William Leahy P. okubangawo enkolagana wakati z'Obwakabaka n’ettendekero lino okusobola okutumbula ebyenjigiriza mu Bwakabaka.