
Katikkiro Alambudde Ow’ekitiibwa Malokweza, Amutenderezza Okuweereza Obwakabaka n’Omutima Gumu
- ByAdmin --
- Apr 24, 2025 --
Katikkiro Charles Peter Mayiga akyaliddeko Omwami wa Kabaka eyali amulamulirako Essaza Kyaddondo era Omusirikale wa Ppaapa Tofiri Malokweza omukosefu mu kiseera kino era amutenderezza okuweereza Kabaka mu kiseera ekitaali kyangu naddala okutuusa obuweereza ku bantu ba Kabaka n’asaba abakulembeze abalala okumulabirako.