Katikkiro Alambudde CBS , Asiimye Emirimu Abaweereza Gyebakola

Katikkiro Charles Peter akubirizza abaweereza mu Bwakabaka okukola emirimu gyabwe n’obwagazi ate mu bwerufu kiyambe ekifaananyi ky’Obwakabaka okwongera okusituka. Katikkiro bino abyogedde asisinkanye abaweereza ku Laadiyo ya Kabaka CBS mu kaweefube gw’aliko ow’okulambula ebitongole by’Obwakabaka.


https://www.youtube.com/watch?v=sShLBRXFKA4

LEAVE A COMMENT