Katikkiro Akubagizza Ab’enju ya Fransisco Mugabe, Bafiirwa Abaana 2 mu Ngeri Y’ekikangabwa

Katikkiro Charles Peter Mayiga, Omulangira David Kintu Wasajja, Katikkiro eyawummula Owek. Joseph Mulwanyamuli Ssemwogerere, n'Abaami ba Kabaka ku mitendera egy'enjawulo bagenze mu maka ga Mw. Francisco Mugabe okumukubagiza olw'okufiirwa abaana mu ngeri ey'ekikangabwa Kamalabyonna asaasidde nnyo ab'enju zombi eya Francisco Mugabe n'eya FX Lubanga olw'okufiirwa abaana baabwe mu ngeri ey'ekikangabwa, ne yeebaza abantu abababedde n’okubagumya mu mbeera eno, era abasabidde Katonda abagumye okuyita mu kiseera kino.


https://youtu.be/2OfeL7AxVaE?si=TwdxIv_Bo4PpsrLU

LEAVE A COMMENT