Katikkiro Aggaddewo Olukugaana lwa Bumu, Akalaatidde Abawangaalira Ebweru Okubeera Obumu

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza Abaganda obuwangaalira ebweru wa Uganda okunnyikkiza enkola y'Obumu wadde nga bayinza okuba nebibaawula kubanga abantu abamu si bangu bakumenya nakunafuya. Bino Mukuumaddamula abyogedde aggalawo olukungaana lwa BBNAC olw'omwaka guno 2025 mu Ssaza lya Beene e Boston.


https://www.youtube.com/watch?v=VXsOUCXrsEU

LEAVE A COMMENT