Kasujju Omuggya Akwasiddwa Woofiisi, Owek. Kawuki Amukalaatidde Okubeera Omukozi

Minisita wa gavumenti ez’ebitundu mu Bwakabaka, Owek. Joseph Kawuki akubirizza abantu ba Buganda obutawuliriza mawulire makyamu okuva eri abalabe ba Buganda b’agamba nti bagenderera kuwabya bantu. Bino Owek. Joseph Kawuki abyogeredde mu Ssaza Busujju bwabadde akwasa Kasujju Omuggya, Lubega Israel Maaso woofiisi oluvannyuma lwa Ssaabasajja okusiima nawummuza abadde Kasujju, Mark Jingo Kaberenge II.


https://youtu.be/2XpWAXHXwHM?si=AHP4Pna3uHHnFwWG

LEAVE A COMMENT