Kamalabyonna wa Buganda Asisinkanye Abavubuka B'ekika Ky'omutima

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abavubuka ba Buganda abaddukira mu baganga n’ekigendererwa ky’okufuna obugagga obw’amangu kyagamba nti kikolwa kya bunafu era tekirina kyekigenda ku bayamba mukukyusa ku mbeera zabwe. Katikkiro agamba nti ekikula amangu kifa mangu n’olwekyo abavubuka beeyunire okukola bwebabeera baagala okubeera obulungi n’okuzimba eggwanga. Bino abyogeredde mu nsisinkano gyabaddemu n’olukiiko lw’abavubuka olw’ekika ky’Omutima Omuyanja.


https://www.youtube.com/watch?v=WscnfMBWnSU

LEAVE A COMMENT