Kaliisoliiso Beti Kamya Asabye Abantu Okwenyigira mu Kulwanyisa Enguzi

Bannayuganda bakalaatiddwa okugenda mu kibangirizi ky’eggaali y’omukka okutwala okwemulugunya kwabwe eri woofiisi ya kaliisoliiso wa gavumenti mu kaweefube gwebaliko ow’okusembereza abantu empeereza ennungi n’okulwanyiwa obuli bw’enguzi. Bino byonna biggyidde mu kiseera nga ekitongole kya gavumenti ekinoonyereza ku buli bw’enguzi ekya kaliisoliiso wa gavumenti kyetegekera okuweza emyaka 38 bukyanga kigunjibwawo era waliwo ebituukiddwako.


https://www.youtube.com/watch?v=T57IquBqY80

LEAVE A COMMENT