
Kagimu Eyawangudde Omudaali gwa Zzaabu mu All Africa Games Akomyewo
- ByAdmin --
- Mar 20, 2024 --
Omuvuzi w'eggali Charles Kagimu akomyewo mu ggwanga oluvannyuma lw'okuwangula omudaali ogwa zaabu mu mpaka eza All Africa games ezizannyibwa mu kibuga Accra ekya Ghana. Guno gwemudali Uganda gwesoose okuwangula mu mpaka zino bukya zitandikibwawo.