
Joel Ssenyonyi ayanukudde Hon. Lumu ku bbago lyaleeta, agamba waliwo amukozesa
- ByAdmin --
- Oct 03, 2024 --
Akulira Oludda Oluvuganya gavumenti mu Palamenti Joel Ssenyonyi azizza omuliro eri abo abali emabega w’ebbago Omubaka Lumu lyatembeeta ku by'okulonda akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti. Ssenyonyi agamba nti akazito kaatuuzizza ku bukulembeze bwa Palamenti ku bulyake kyandiba nga kyekiviiriddeko emikono egitalabika okubeera emabega w’ebbago lino, ekitagenda kumuggya ku mulamwa.