
Ivory Coast Yeesozze Oluzannya Oluddirira Olw'akamalirirzo
- ByAdmin --
- Feb 05, 2024 --
Ttiimu y’eggwanga lya Ivory Coast egenda kuttunka ne Dr. Congo ku mutendera oguddirira ogw’akamalirizo ogw’empaka eza Africa cup of Nations ez’omwaka guno ate nga Nigeria egenda kuzannya ne South Africa