
Hajji Nadduli Asabye Abavubuka Okwenyigira mu by'Obufuzi , Agamba Abavubuka ye Uganda Eyenkya
- ByAdmin --
- Jan 27, 2025 --
Al Hajji Abudul Nadduli asabye abantu okweteekerateekera enkyukakyuka nga gavumenti ewaayo obuyinza eri abanaagiddira mu bigere, nga beenyigira mu by'obukulembeze beesimbewo okuvuganya ku bifo ebyenjawulo. Hajji Nadduli okwogera bino abadde Katikamu mu Luweero Bannaluweero bwebabadde bajaguza olunaku lw’amenunula