Gavumenti Eyongezzaayo Okulondebwa kw’Abassentebe b’Ebyalo , Egamba Yeetegekera Kalulu ka 2026

Ababaka ba Palamenti bawakannyizza eky’okunaanuula ekisanja kya Bassentebe b’ebyalo omulundi omulala, era baagala Palamenti eyitibwe okuva mu luwummula lweyagenzeemu ekomewo eteese ku nsonga zino. Bino webiggyidde nga gavumenti okuyita mu minisitule ya gavumenti ez’ebitundu yayongezzaayo okulondebwa kwa Bassentebe b’ebyalo okumala ennaku 180


https://www.youtube.com/watch?v=1QYS7-vw-qY

LEAVE A COMMENT