Gavumenti Etongozza Ekyuma Eky’omulembe Ekikebera Siriimu nga Togenze wa Musawo
- ByAdmin --
- May 10, 2024 --
Omukulembeze w’Eggwanga Yoweri Kaguta Museveni alaze obwenyamivu olw’omuwendo gw’abantu abakyakwatibwa n’ebafa akawuka akaleeta Mukenenya okweyongera ate nga enkola weeziri okukeewala. Obubaka buno abutisse Omumyuka we Maj. Jesca Alupo mu kutongoza enkola nga omuntu asobola okwekebera yekka akawuka akaleeta Mukenenya n'amanya bwayimiridde