Gavumenti efulumizza ebiragiro ebiggya ku bitongole byabyo byonna n’ekigendererwa eky’okusobozesa minisitule zino okukola emirimu egituukiridde kisobozese Bannansi okufuna obuweereza obutuukiridde. Bino byogeddwa akulira abakozi ba gavumenti mu ggwanga e
- ByAdmin --
- Nov 07, 2024 --
Gavumenti efulumizza ebiragiro ebiggya ku bitongole byabyo byonna n’ekigendererwa eky’okusobozesa minisitule zino okukola emirimu egituukiridde kisobozese Bannansi okufuna obuweereza obutuukiridde. Bino byogeddwa akulira abakozi ba gavumenti mu ggwanga era omuwandiisi wa kabineeti, Lucy Nakyobe olwaleero wano mu Kampala.