Gabunga Akyalidde ku Bazzukulu be, Abakubirizza Okukulaakulanya Ekika

Omukulu w’Ekika ky’Emmamba, Omutaka Gabunga Mubiru Zziikwa James V akubirizza abazadde okwongera okwagazisa abazzukulu Ekika kyabwe n’okujjumbira emikolo gy’obuwangwa n’ennono nti kubanga y’engeri yokka ey’okumanyaamu obuvo bwabwe. Wano Omulabirizi we Mityana James Bukomeko avumiriddde abantu abeesuulirayo ogwannaggamba okwenyigira mu nteetakateeka z’Ebika nga beekwasa nti ebyo bya Sitaani ekintu ekitali kituufu.


https://youtu.be/fDhMrJr2KCs?feature=shared

LEAVE A COMMENT