FDC Evumiridde Bakansala Abaalwanira mu Kanso, Egamba Basussizza Okuwakula Entalo Ezitaggwa
- ByAdmin --
- Sep 24, 2024 --
Bannakibiina ki Forum for Democratic Change e Najjanankmbi bavumirinde ekikolwa ekyayolesebwa Bakkansala ba KCCA abaalwanira mu lukiiko gyebuvuddeko olw’okusika omuguwa okwaliwo wakati wa kabineti ya Loodi Mmeeya ne Sipiika wa KCCA ng’ali wamu ne bakansala. FDC egamba nti bakansala essira bandiritadde mu kuwuliriza ebiri mu alipoota ye Kiteezi so ssi njawukana n’okulwanagana