FDC Etabukidde Museveni ku Kkooti y’Amagye , Baagala Dr. Besigye Ateebwe

Abakulembeze b’ekibiina ki Forum for Democratic Change e Najjanankumbi balabudde Pulezidenti Museveni obutayingirira nsala ya kkooti ensukkulumu ku kyokuwozesa abantu babulijjo mu kkooti z’amagye. Bano bagamba ekiseera kituuse Pulezidenti okuleka amasiga ga gavumenti getengerere era bano baagala mbagirawo abasibe bonna ababadde bawozesebwa mu kkooti y’amagye bayimbulwe bunnambiro.


https://www.youtube.com/watch?v=g3xtnJ58fAc

LEAVE A COMMENT