FDC Ereese Khalifah Agikiikirire e Kawempe , Egamba Yajja Okusobola Okuvuganya Obulungi

Ekibiina ki Forum for Democratic Change kiwanze eddusu ku muyimbi Sadat Mukiibi amanyiddwa nga Khalifa aganaga okubakiikirira mu kifo kya Kawempe North.Pulezidenti w’ekibiina kino Amuriat Patrick Oboi ategeezezza nti bekkaanyizza wamu n’okuyita mu mitendera gy’ekibiina nebakakasa ng’ono yekka yagenda okufufugaza ebibiina ebyesowoddewo okutwala ekifo kino nga bakakafu nti akalulu bakukawangula


https://www.youtube.com/watch?v=2sYIimL-Tkc

LEAVE A COMMENT