FDC Ekoze Ennongoosereza mu Ssemateeka Waayo , Baagala Kuteekamu Bulippo Obukakali

Bannakibiina ki Forum for Democratic Change FDC basazeewo okuddamu okutereeza Ssemateeka waakyo, n’ekigendererwa eky’okunyweza emitendera gyebalondamu abakulembeze mu bifo eby’enkizo mu kibiina. Bino byogeddwa omwogezi wa FDC John Bosco Kikonyogo bw’abadde mu lukungaana lwa Bannamawulire ku kitebe kyabwe e Najjanankumbi.


https://www.youtube.com/watch?v=Frw2YCLjPyQ

LEAVE A COMMENT