
Eyakuba Omuserikale Oluyi Asuze Luzira , Omulamuzi Agaanye Okumuta ku Kakalu ka Kkooti
- ByAdmin --
- Oct 22, 2024 --
Omukazi eyalabikidde mu Katambi ng’akuba Omeserikale wa Poliiisi y’okunguudo oluyi, asindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuuka nga 4 omwezi ogujja. Marcy Timbitwire, asomeddwa emisango mukaaga kyokka gyonna agyegaanye. Abaserikale ba Poliisi abeeyiye ku Kkooti ku lwamunnabwe nga bagamba nti baagala bwenkanya