
Ettemu e Mbuya, Omukuumi Akubye Banne Amasasi Agabatiddewo.
- ByAdmin --
- Jun 19, 2025 --
Wabaddewo akasattiro mu bitundu bye Mbuya mu ggombolola ye Nakawa mu Kampala, omusirikale wa securiko bw'akubye bakozi banne amasasi agabatiddewo kyokka oluvanyuma naye neyetta. Akasambattuko kano kabadde Mbuya mu ku kitebe kya kkampuni enkuumi ey'obwannanyini eya Ultimate Security Company