Essomero li Kawempe Muslim liri mu Lusuubo, Waliwo Abeesomye Okutwala Ettaka Kweritudde
- ByAdmin --
- Jun 13, 2024 --
Abatuuze be Kawempe balaze obutali bumativu oluvanyuma lw’Okugwa mu lukwe lwa kampuni y’amasimu eya Uganda Telecom okunyaga ettaka okutudde essomero, Omuzikiti, n’ekisaawe. Bano basabye omukulembeze w’eggwanga okuyingira mu nsonga eno nga ekizimba tekinasamba ddagala.