Enteekateeka z'Omwoleso Ggaggadde Ziwedde, Gutandika ku Lw'okutaano lwa Ssabbiiti eno

Abantu ba Kabaka bakubiriziddwa okweyiwa mu bungi mu mwoleso gw’Obwakabaka Ggaggadde ogw’ebyobulambuzi ogugenda okuggulwawo ku Lwokutaano lwa Ssabbiiti eno. Mu mbeera eno, abantu baakusomesebwa ku bintu eby’enjawulo okuli eby’obulunzi, eby’obulimi n’ebirala, wabula abamenyi b’amateeka balabuddwa obutakemebwa kujja mu mwoleso guno kubanga baakukwatibwa.


https://www.youtube.com/watch?v=okhDcuLJd9Y

LEAVE A COMMENT