Enteekateeka Z’okubala Abantu mu Bitundu Eby’enjawulo Ziwedde, Abatuuze Basuze Bulindaala

Omubaka wa Pulezident mu Disitulikiti y’e Lwengo, Ramathan Walugembe asabye ab'oludda oluvuganya gavumenti okwenyigira obutereevu mu nteekateeka y'Okubala abantu kiryoke kibasobozese nga abavuganya okwetegekera obulungi akalulu akabindabinda. RDC okwogera bino abadde ku kitebe kya disitulikiti ye Lwengo bwabadde atongoza enteekateeka z’okubala abantu mu disitulikiti eno kyokka nga ne mu disitulikiti endala basiibye beeteekateeka okubala abantu


https://www.youtube.com/watch?v=YPSaHjS3Zxo

LEAVE A COMMENT