Entalo Zittuse mu Muzannyo gw’Okubaka, Waliwo Abawakanya Ssemateeka Omuggya Akoleddwa
- ByAdmin --
- Sep 17, 2024 --
Akakiiko akaateekebwawo okutereeza obukulembeze bw’ekibiina ekiddukannya omuzannyo ogw’okubaka mu ggwanga kataddewo Olwomukaaga luno okutuuza ttabamiruka mwebagenda okuyisiza Ssemateeka omuggya. Wabula waliwo bamemba b’ekibiina kino abawakanya Ttabamiruka ono