
Ensonga za Ssemateeka wa NUP, Akakiiko k’Ebyokulonda Kakyalemeddeko
- ByAdmin --
- May 15, 2024 --
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform, David Lewis Rubongoya akalambidde nti ekibiina kyabwe kya kusigala nga kiwandiisa abawagizi bakyo n’okutambuza emirimu gyakyo newankubadde nga waliwo abaagala okukittattana. Rubongoya bino abyogeredde ku kitebe ky’ekibiina e Makerere Kavule oluvannyuma lw’ensisinkano yabwe n’akakiiko k’ebyokulonda ku nsonga z'abawakanya ssemateeka w’ekibiina kino