
Ensisinkano ya Bannamateeka b'Obwakabaka, Ssaabawolereza Abakalaatidde Okuweereza Kabaka
- ByAdmin --
- Oct 08, 2024 --
Ssaabawolereza wa Buganda, Owek. Christopher Bwanika akalaatide bannamateeka mu masaza ga Buganda okuyambako ennyo abakulembeze ba gavumenti ez’ebitundu mu Bwakabaka nga babalambika mu nsonga z’amateeka mu nkola y’emirimu gyabwe. Owek. Bwanika okwogera bino abadde asisinkanye bannamateeka b’ekitongole kya bannamateeka mu Bwakabaka ki Buganda Royal Law Chamber e Bulange