
Ennyumba y’Omutaka Nsamba Ekooneddwa, Poliisi Egamba Kkooti Yeeyayisa Ekiragiro
- ByAdmin --
- Apr 17, 2024 --
Ennyumba ya Jjaaja w’akasolya k'Ekika ky'Engabi, Dr. Aloysius Magandaazi ekooneddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero n’ekubwako ebibaati. Wabula olwaleero abavubuka balabiddwako nga bagikoona n’ebagireka ku ttaka. Katikkiro w'ekika ky’Empologoma avumiridde ebikolwa eby’ekika kino ebizze mu baana ba Buganda.