Ennyanja Nalubaale Ejjudde, Amazzi Gatandise Okulumba Abatuuze

Bwanamukulu w’ekigo kye Bugunga, Rev. Fr. Fredrick Mpanju awanjagidde abakulisitu okubakwasizaako okuddaabiriza Ekeleziya eri mu mazzi mu kiseera kino nga wano abamiisani webaatuukira mu mwaka gwa 1879. Ng’oggyeeko Ekeleziya eno, n’ebibumbe by’abamiisani ebyazimbibwa byonna biri mu mazzi nga bwewatabaawo kikolebwa byolekedde okusaanawo.


https://youtu.be/se_2uUnAfZI?si=t_LVureCEkQqOtXj

LEAVE A COMMENT