
Enkya Kusiiba Mwezi gwa Ramadhan, Abasiraamu Balambikiddwa
- ByAdmin --
- Mar 11, 2024 --
Kikakasiddwa nti abaddu ba Allah abayisiraamu baakutandika Okusiiba omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan olunaku olwenkya oluvannyuma lw’omwezi okulabika akawungezi ka leero.