Enkola ya Yaka Bagyongeddemu Ebirungo, Baagala Kugonza mu Buweereza
- ByAdmin --
- Feb 07, 2024 --
Mu kawefube w'okwongera okutumbula tekinologiya naddala mu by'amasanyalaze, ebyuma ebipya okuva ebweru w'eggwanga bituuse kuno nga bya kuyambako abantu okusasula amasannyalaze ago gokka gebakozesa naddala abo abasasulira awamu ate nga bakozesa ebintu bya njawulo. Okusinziira ku bakugu, ebyuma ebibaddewo ebya Yaka, bibadde tebisobozesa bantu kusasulira wamu n'okulaga buli omu ssente z’asasudde.