Engumi Enyoose e Kawempe , Abawagizi ba NUP Balina Kkansala Gwebagaanye Okuwa Kkaadi
- ByAdmin --
- May 17, 2024 --
Wabadewo okusika omuguwa mu kuwandiisa bannakibiina ki NUP e Kawempe bannakibiina bwebagaanye Kkansala w’ekitundu kino Ester Sebadduka okwewandiisa nga bamulanga okukukuta n’ebibiina ebirala Bano bagamba nti tebagenda kukkiriza bantu nga bano kwewandiisa kufuna kkaadi za kibiina kubanga kiyinza okubakosa ennyo mu kalulu k’okulonda abakulembeze baabwe