Eng. David Luyimbazi, Museveni Gweyagobye Ayogedde, Agamba Baabalanze Bwereere

Abadde amyuka Ssenkulu w’ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala, ki Kampala Capital City Authority, Eng. David Luyimbaazi agamba nti baabalanze bwemage okubagoba kubanga si bebalina omusango. Ono agamba nti ekizibu kiva ku nsimbi entono zebafuna ng’ekitongole. Kyokka Luyimbaazi awadde amagezi nti yenna anaabaddira mu bigere, alina okuweebwa Ssente ezimusobozesa okukola emirimu obulungi.


https://www.youtube.com/watch?v=ihw9YzXP_kk

LEAVE A COMMENT