Empaka za Golf ez'Okujaguza Amatikkira ga Ssaabasajja, Zigenda Kutegekebwa Omwezi Ogujja
- ByAdmin --
- Jun 12, 2024 --
Abazannyi ba golf bakubiriziddwa okwewandiisa okwetaba mu mpaka z’okujjukira amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka ezigenda okubeerayo omwezi ogujja. Kino kikoleddwa minisita w’abavubuka emizannyo n’ebitone, Owek. Robert Sserwanga bwabadde atongoza akakiiko akagenda okuteekateeka empaka zino.