Empaka za Fast 5 Netball Series Ziwedde, She Cranes Emalidde mu kya Kusatu
- ByAdmin --
- Nov 11, 2024 --
Ttiimu y’eggwanga ey’okubaka eya She Cranes emalidde mu kifo kya kusatu mu mpaka eza Fast 5 World netball Series ez’omwaka guno ezibadde e New Zealand. Australia yewangudde empaka zino mu bakyala n’abasajja.