Empaka z’Eggombolola Busujju Zitandise, Saabagabo Kakindu Ekubye Ssaabaddu Malangala 2 – 0
- ByAdmin --
- Mar 11, 2024 --
Ttiimu y’eggombolola Ssaabagabo Kakindu ekubye Ssaabaddu Malangala mu mupiira ogugguddewo empaka eza Kasujju Cup ez’omwaka guno.Omupiira guno guwedde ggoolo 2 – 0